Omukazi n`omusajja beetaba mu busuubuzi bwa Bitcoin nga bakozesa essimu zaabwe ez`omu ngalo. Omukazi n`omusajja beetaba mu busuubuzi bwa Bitcoin nga bakozesa essimu zaabwe ez`omu ngalo.

Fuuka mutunzi wa Bitcoin ku Paxful

Yingiza ensimbi ng`otunda Bitcoin ku Paxful ng`okozesa engeri zaffe ez`okusasula ezisoba mu 350+

Ku Paxful, tandika bizinensi eyiyo ku bubwo mu ddakiika budakiika. Teekawo ebivuganyo ne Bitcoin yo, teekako ekigero ky`amagoba, ozimbe embeera ya kasitooma ey`enjawulo okulinnyisa amagoba go. Wewandiise ng`omutunzi leero era oteekewo ekivuganyo kyo ekisooka.*

Mpandiisa!
  • Icon depicting multiple features on Paxful.

    Ettu ettuufu ery`ebikozesebwa okuddukanya obusuubuzi bwo, ebivuganyo, n`ebibalo

  • Icon depicting Paxful's large user base.

    Abakozesa abawandiise 6 abasoba mu kakadde mu nsi yonna

  • Icon showing multiple registered vendors on Paxful.

    Yeesigibwa abatunzi ba Bitcoin abawandiise abasoba mu 12,000

  • Chat icon implying the high-quality support offered by Paxful.

    Obuyambi obw`ekika ekyawaggulu ku busuubuzi obutakugirwa

The Paxful vendor dashboard showing various useful metrics, details of active trades and also the verification status of the vendor. The Paxful vendor dashboard showing various useful metrics, details of active trades and also the verification status of the vendor.

Leeta Bitcoin yo ku Paxful otunde era ofune amagoba

  • Engeri z`okusasula ezisoba mu 350
  • Omutemwa gw`okusuubula 0-2%
  • Okuyambibwa kwa VIP eri abatunda mu bungi
  • Ebifunze ebikwata ku kugulana n`ennyingiza.
  • Pulogulaamu y`obunywanyi ey`okuyingiza abatunzi abapya ogaziye bizinensi yo

Kola obusuubuzi ku Paxful otandike bizinensi yo eya tekinologiya w`ebyenfuna

Ebbeeyi ya Bitcoin eriko: 
Omusajja asonze ku kivuganyo kya Bitcoin ky`ayagala ku lutimbe.

1. Kola oba noonya ekivuganyo

Osobola okunoonya oba okutandika ebivuganyo eby`okutunda n`okugula Bitcoin. Weeteerewo emiwendo egigyo, funa gw`osuubulagana naye era ogulane omulundi gwo ogusooka leero.

A man selecting a profile image for his Paxful account.

2. Zimba ebikukwatako

Noonya abaguzi ng`omalirizza okukakasibwa, gattako ekifaananyi, era kuŋŋaanya eby`okuddibwamu ebirungi. Okuba n`ebyafaayo ebirungi mu busuubuzi kyongera obumanyifu era kikuyamba okufuna obwesigwa bwa ba kasitooma abalina obusobozi.

A man and a woman smiling and cheering a successful trade they completed on Paxful.

3. Suubula era ofune amagoba

Gula layisi, otundire ku bbeeyi eya waggulu. Guno gwe musingi gwa bizinensi ensuffu era tukkiriziganya nakyo. Yiga ebisingawo ku njawulo eri `mu kusuubulira ku Paxful, okuva woofunira obuyambi bwaffe.

An image showing the Paxful app on a mobile device with links to download it on both iOS and Android.

Sigala ng`omanyisibwa, ekiseera kyonna, wonna wooli

Teweeraliikirira kusubwa busuubuzi, oba obubaka okuva mu ba kaasitoma. Paxful nyangu okukozesa era ekola ku byuma byo byonna. App za iOS ne Android zijja kukakasa nti omanya ebigenda mu maaso era ng`osobola okutandikirawo okukola.

Yeesigibwa abatunzi ba Bitcoin abawandiise abasoba mu 12,000

  • Kareninsf user avatar image

    Kareninsf

    Paxful vendor - USA

    Paxful is a wonderful place to buy and sell Bitcoin! I started trading as a small hobby, but I'm now addicted to selling Bitcoin. I love how helpful and welcoming the Paxful community is. I also like that Paxful's dynamic support team is always available in a heartbeat if needed.

  • MaineBitcoin user avatar image

    MaineBitcoin

    Paxful vendor - Maine, USA

    Being a paxful vendor has been great. Support is always responsive and helpful, and best of all I've been able to help many new Bitcoin users get some of their first Bitcoin. It's always rewarding to be the first on-ramp to the currency of the future.

A man introducing and explaining Paxful affiliate program to his friend. A man introducing and explaining Paxful affiliate program to his friend.

Funamu okusingawo ne puloogulamu z`Abanywanyi ku Paxful

Pulogulaamu erina Akakwate ne Paxful yateekebwawo okukuyamba okwongera ku magoba go ng`oyita mikwano gyo, famire, n`abalala b`okolagana nabo ku kibanja kyaffe.

Amagoba aga Kagwirawo ku Buli Busuubuzi

  • 50% ku bisale by`abanywanyi bo ab`Eddaala 1
  • 10% ku bisale by`abanywanyi bo ab`Eddaala 2 ezisasulibwa banywanyi baabwe
Laba ebirala

*Okimanyi era okkiriza nti Paxful tekuwa magezi ku byamateeka, ebyemisolo oba okusiga ensimbi, era bw`olaba nga kyetaagisa, ojja kwebuuza ku bakugu ku lulwo nga tonnatandika kukozesa kibanja kyaffe ekya muntu-ku-muntu ekya Paxful n`okufuuka omutunzi. Jjukira nti enkola ey`emabega si y`epimirwako enkola y`omu maaso. Paxful tekukakasa oba okukusuubiza mu ngeri yonna ku ngeri gy`onookolamu mu byenfuna oba ku biyinza okuva mu kufuuka omutunzi wa Paxful era okitegeera era okkiriza nti okusalawo kwonna okukozesa ekibanja kya Paxful ekya muntu-ku-muntu buvunaanyizibwa bwo ng`omuntu. Okitegeera era okkiriza nti tetuvunaanyizibwa mu ngeri yonna, era tetujja kukuvunaanyizibwako mu mbeera yonna ku by`onoosalawo. Okitegeera era okkiriza nti okukozesa ekibanja kya Paxful ekya muntu-ku-muntu n`okufuuka omutunzi tekiteekawo nkolagana ekufuula muwi w`amagezi ku bya busuubuzi.