Munywanyi wa Paxful

Sasulwa olw`Okuleeta Abantu ku Paxful

Puloogulaamu yaffe ey`Abanywanyi ba Bitcoin ekuyamba okuleeta ekwetengerera mu byenfuna mu kitundu kyo. Era ng`ennyongeza, ofuna n`omukutu oguyingiza ssente obutasalako.

Leeta abantu ku Paxful

Ennyingiza ey`Embagirawo ku Buli Busuubuzi

Okola ssente buli mulundi gy`oyanjulira abantu Paxful, ne ku bantu be bayita, okugula Bitcoin.

Ennyingiza ku Buli Busuubuzi

Okola ssente buli mulundi gy`oyanjulira abantu Paxful, ne ku bantu be bayita, okugula Bitcoin.

Yingiza ebitundu 50% ku Bisale by`Ensibo Yingiza ebitundu 50% ku Bisale by`Ensibo

Abantu b`oyita bwe bagula Bitcoin ku Paxful.

Yingiza ebitundu 10% ku Bisale by`Ensibo Yingiza ebitundu 10% ku Bisale by`Ensibo

Abantu mikwano gyo be baleeta bwe bagula Bitcoin ku Paxful.

Lwaki Ofuuka Omunywanyi?

Puloogulaamu yaffe ey`Abanywanyi ba Bitcoin ngeri nsuffu kw`oyinza okuyita okusaasaanya enjiri y`essente z`oku mutimbagano mu ekitundu kyo.

Waleti ya BTC
Yingiza Bitcoin Yingiza Bitcoin

Okola ebitundu 50% eby`ebisale by`ensibo buli omu ku banywanyi bo lw`agula Bitcoin.

Omuyungo ogukula
Weza Emikwano Weza Emikwano

Okola ebitundu 10% eby`ebisale by`ensibo buli muntu yenna okuva mu mikwano gyo lw`agula Bitcoin.

Fulumya ssente
Fulumya Ssente Obudde Bwonna Fulumya Ssente Obudde Bwonna

Ng`oyingizza waakiri Bitcoin abalirirwamu USD 10, osobola okufulumya ku z`oyingizza eziri mu waleti yo eya Paxful akadde konna w`oyagalira.

Fuuka Omunywanyi

Kikola Kitya?

Kyangu nnyo, ekyamazima,—fuuka Munywanyi wa Bitcoin mu mitendera esatu emyangu.

Fuuka Omunywanyi
Yita Omuntu Yenna Yita Omuntu Yenna

Weereza kkoodi yo ey`Obunywanyi oba linki ku mikutu emigattabantu, emikutu gya ssente z`oku mutimbagano, oba mu bitundu. Osobola okusanga kkoodi yo ey`enjawulo oba linki mu Ddaasiboodi y`Obunywanyi (ekibanja) oba ku taabu y`Obunywanyi (ey`omungalo).

Fuuka Omunywanyi
Batandise Okusuubula Batandise Okusuubula

Yigiriza banywanyi bo ebikwata ku ssente ez`oku mutimbagano n`engeri y`okusuubula ku Paxful. Buli lwe bagula Bitcoin, ofuna ebitundu 50% ku bisale byabwe eby`ensibo. Era yingiza ebitundu 10% ku bisale by`ensibo buli omu ku banywanyi lw`agula Bitcoin ku Paxful.

Fuuka Omunywanyi
Sasulwa Sasulwa

Londoola emirimu gya munywanyi wo ng`oyita ku Ddaasiboodi y`Obunywanyi era olabe n`ennyingiza yo butereevu nga yeeyongera. Singa oyingizaayo ezenkanankana USD 10, obeera osobola okuzifulumya mu waleti yo eya Paxful.

Tandisibwa
Kiwulikika ng`ekinyuma si bwe kiri? Kiwulikika ng`ekinyuma si bwe kiri? Leka Tukutandise!

Ggulawo akaawunti yo eya Paxful ey`obwereere era otandike okuyita abantu.

Omunywanyi FAQ

Oyinza okuba n`ebibuuzo bitonotono bye weebuuza. Wammanga, tuzzeemu ebisinga okubuuzibwa ennyo.

Paxful kye ki?
Paxful ke katale ka muntu-ku-muntu akakusobozesa okugula n`okutunda ssente z`oku mutimbagano ng`okozesa engeri z`okusasula ezisoba mu 300. Kiringa eBay, naye yo ya ssente -- era teriiko kkomo yadde. Tulina abakozesa abasukka obukadde 4.8 mu nsi yonna. Obusubuzi bwonna ku Paxful bukuumibwa obuweereza bw`ensimbo, ekitegeeza nti osobola okugulana awatali kutya ng`omanyi nti ssente zo zikuumibwa.
Nsobola kulabira wa ennyingiza yange ey`obunywanyi?
Osobola okulaba ennyingiza yo ku ddaasiboodi y`omunywanyi n`omutunzi.
Nnyinza okwekolera linki z`abanywanyi n`ekigendererwa eky`okulondoola?
Yee. Ku ddaasiboodi yo ey`Abanywanyi, osobola okuteekawo linki ez`enkizo ezirondoolekeka wansi w`ekifo awali ekirondoola ID, okugabana n`abasembi ku ssente z`oku mutimbagano.
Kiki ekitakkirizibwa?
Okukakasa nti tukwatagana ku bikkirizibwa n`ebitakkirizibwa, tukumenyedde ebikolwa ebimu wammanga by`osobola okwewala nga Omunywanyi.

  • Okuggulawo akaawunti ennyingi - Okkirizibwa akaawunti emu yokka ku Paxful.
  • Okukozesa endagiriro zikaddanyuma (okuziweereza) okuva ku kibanja kyo okudda ku kibanja kya Paxful.
  • Okwetaba mu kikolwa by`obukumpanya okufuna abanywanyi.
  • Okugula obulango bw`erinnya ly`okebeza, okugeza: Paxful, paxful.com, oba ebisimbulize ebirala byonna - ng`otwaliddemu n`ebiwandiikibwa mu bukyamu.
  • Okukozesa amannya g`okebeza aga kkampuni z`ovuganya nazo okulanga Paxful - n`okugeraageranya Paxful ku kkampuni endala, ng`obavumirira.
  • Okusaasaanya obubaka obukyamu okusikiriza ba kasitooma abalala, oba okuwabya ba kasitooma mu ngeri endala yonna.
  • Okusasuza ebisale ebirala ng`oggyeeko z`oyingiza ku Banywanyi ku Paxful.
Oyagala okumanya ebisingawo? Keberako ku Bukalu bw`Empeereza obwa Pulogulaamu y`Abanywanyi.
Pulogulaamu ya Paxful ey`Abanywanyi kye ki, era ekola etya?
Pulogulaamu ya Paxful ey`Abanywanyi mukisa ogucamuukiriza mw`osasulirwa olw`okutegeeza banno ebikwata ku Paxful. Kyangu nnyo— ggwe leeta bantu ku Paxful, weefunire ssente okuva ku bisale byabwe eby`ensibo buli lwe bagula ssente z`oku mutimbagano ku Paxful. Ojja kuyingiza ebitundu 50% ku bisale by`ensibo* ku bantu b`oleeta ku Paxful, n`ebitundu 10% ku bisale by`ensibo ku bantu be baleeta ku Paxful. Ate kino tekibeerawo lumu, wabula buli lwe bagula ssente z`oku mutimbagano ku Paxful. Osobola okuzimba omuyungiro gwa ssente z`oku mutimbagano ogw`abasembi mu bwangu bw`olabikira ku linki y`omunywanyi ku Paxful mu by`otandika, n`obigabana ku mikutu emigattabantu, oba okubiranga ku kibanja kyo.
Obusiimo buyimiridde butya ku buli mutendera gwa puloogulaamu?
Osasulwa buli omu ku banywanyi bo, oba abanywanyi baabwe lwe bamalirirza obusuubuzi obulungi ku Paxful. Omuwendo gw`onaafuna gubalibwa okusinziira ku bisale ebyagerekebwa eby`ensibo, era nga biri ekitundu 1% eky`omuwendo ogusuubuddwa, okuggyako ng`ebisale by`ensibo biri wansi w`ekitundu 1%. Singa ebisale by`ensibo biba wansi w`ekitundu 1%, awo ebisale ku munywanyi bibalibwa okusinziira ku bisale by`ensibo nga bwe biba biri mu kaseera ako. Emitendera gy`okusasulwa giyimiridde bwe giti: Eddaala 1: Ofuna ebitundu 50% ku bisale by`ensibo ebyagerekebwa buli omukozesa lw`agula ssente z`oku mutimbagano. Eddaala 2: Ofuna ebitundu 10% ku bisale by`ensibo ebyagerekebwa buli omukozesa lw`agula ssente z`oku mutimbagano.
Bubaka na nsibuko ki ez`okulanga ebisinga okusikiriza abantu ku linki yange ey`abanywanyi?
Waliwo ensibuko nnyingi ezisobola okukukolera obulungi, omuli ne blog, ekibanja kyo, Google AdWords, Yandex Direct, Yahoo/Bing ads, obulango bw`oku ssimu z`omungalo, YouTube n`emikutu gy`okwesanyusa n`ebyenfuna emirala emikulu . Emikutu emigattabantu nagyo mikulu nnyo mu kukuyamba okufuna Bitcoin ku boosemba. Kirowoozo kirungi nnyo okukozesa ekirondoola IDs ku birango byonna by`okola, n`olwekyo osobola okulaba ekisinga okukukolera era n`okiyigirako.
Mirundi emeka ebibalo ku Ddaasiboodi yange ey`Abanywanyi gye bizzibwa obuggya?
Ebibalo bizzibwa buggya mangu ddala mu kaseera akatuufu ku Ddaasiboodi yo ey`Abanywanyi. Noolwekyo buli ky`olaba ku ddaasiboodi kirina okukumanyisa ebintu nga bwe biyimiridde mu kaseera ako.
Lwaki banywanyi bange abamu bakola obusuubuzi bungi nnyo, ate abalala ne bakoma ku kwewandiisa awatali kukolayo waakiri obusuubuzi bwa mulundi gumu gwokka?
Abantu munnange balina ebyetaago bya njawulo. Waliwo abaagala okugula Bitcoin omulundi gumu ku Paxful olwo bazikuumireko okumala emyezi sinakindi emyaka, naye ate era waliwo abasigala bakozesa omukutu okugula n`okutunda emirundi egiwerera ddala. Engeri abanywanyi bo gye bakozesaamu omukutu esinziira ku by`oyiiya ng`obalagirira n`abo b`oluubirira okutegeeza.
Nsasulwa ddi?
Ennyingiza yo okuyita mu basembi bo aba ssente z`oku mutimbagano ziteekebwa butereevu mu waleti yo ey`Obunywanyi amangu ddala nga munywanyi wo amalirizza obusuubuzi. Ng`owezezzaawo USD 10 ezibalirirwamu Bitcoin z`oyingizizza okuva mu banywanyi, osobola okuziteeka mu waleti yo eya Paxful obudde bwonna bw`oyagala. Ng`oyingizizza USD 300 ezibalirirwamu Bitcoin, tujja kukwetaaza okumaliriza okukakasa ebikukwatako n`endagiriro. Akakodyo Akakufuula Ow`ekitalo: Osobola okutunda Bitcoin z`oyingizza ku mukutu gwaffe ku lw`amagoba ag`ennyongereza!
Wa wennyinza okusanga linki yange ey`obunywanyi?
Osobola okusanga linki yo ey`obunywanyi ku ddaasiboodi y`omutunzi n`ey`abanywanyi.
Wa wennyinza okulabira entegeka yange ey`ekirondoola ID`S?
Gye bujjako katono, ojja kuba osobola okulaba ekirondoola IDs kyo awo wennyini ku ddaasiboodi yo. Sigalako!
Nduubirire nsi ki nga nnoonya abasembi?
Paxful eri mu nsi yonna era esobola okukozesebwa awantu wonna w`ofunira yintaneeti. N`olwekyo obutale bw`oluubirira kiri gy`oli, ak`ewaka, ogutundu, ensi yo, oba okusingawo. Mu kiseera kino abakozesa baffe abasinga obungi bava mu U.S., so ng`ate Afrika, Asia ne Latin America bwe butale bwaffe obukulira ku misinde egya yiriyiri.
Madaala ameka agali mu Pulogulaamu y`Abanywanyi ku Paxful, era gakola gatya?
Tokugirwa kuyingiza Bitcoin olw`abasembi okuggyako ng`oyise butereevu mu banywanyi bo. Wabula, waliwo amadaala abiri mu Pulogulaamu y`Abanywanyi eya Paxful -- erimu liwa butereevu ate eddala si butereevu: Eddaala 1: Bano be banywanyi abewandiisa butereevu okuyita ku linki yo. Eddaala 2: Bano be banywanyi abewandiisa okuyita ku linki y`omu ku banywanyi bo be wanyingiza obutereevu.
Singa munywanyi wange asuubulagana n`omunywanyi omulala, nsigala nfuna akasiimo kange mu bujjuvu?
Singa babiri ku banywanyi bo basuubulagana, awo ojja kufuna ebitundu 25% wonna ku busuubuzi obwo mu kifo ky`ebitundu 50% ebya bulijjo.
Omuntu gwe nnalagirira Paxful, yeewandiisa nga takozesezza linki yange. N`era nsobola okufuna akasiimo?
Eky`okusaalirwa, nedda. Abanywanyi okuyingiza kisoboka ku bakozesa bokka abeewandiisa nga bakozesa linki yo ey`enjawulo ey`abanywanyi.
Nnina omukutu omugattabantu ogwekuusa ku-bitcoin, era abangoberera baagala okugula n`okutunda bitcoin. Mbalagirire Paxful ng`engeri y`okukikolamu?
Weewaawo ddala! Paxful y`emu ku ngeri esinga obwangu eri buli muntu mu nsi yonna, wonna w`aali okugula n`okutunda Bitcoin. Abasembe bo mu bya ssente z`oku mutimbagano basobola okwewandiisa nga bakozesa linki yo ey`akakwate era ne batandika okugula n`okutunda Bitcoin mu ddakiika budakiika! Buli lwe bagula ku Paxful, nga ggwe oyingiza.