Lindako nga bwe tukunoonyeza ebivuganyo ebisingira ddala.

Sell to

Get paid with

js.rate_per_crypto.usdc

Engeri y'okutunda USDC ku Paxful

Paxful ekifuula kyangu eri abayiga n`abakugu okusobola okwetengerera mu byensimbi. Era olwokuba akatale ka muntu ku muntu, osobola okutunda USDC (USDC) butereevu eri obukadde n`obukadde bw`abakozesa mu nsi yonna nga teweetaaga na bbanka oba ebitongole!

Biibino bye weetaaga okukola:

Nga tonnatandika kutunda USDC, olina kusooka kuggulawo era n`okakasa akaawuntiyo eya Paxful oba okuyingira mw`eyo gy`olina. Ng`omaze okuyingiramu, goberera emitendera gino:

  1. Teekawo obukalu bwo - Gereka omuwendo ogusingayo obunene ogwa USDC gw`oyagala okutunda era olondeko enkola gy`oyagala okusasulirwamu. Era osobola n`okuteekako ekika ky`ensimbi z`oyagala ssaako ne woobeera singa oba oyagadde.
  2. Noonya ebivuganyo - Ng`omaze okuteekawo obukalu bwo, koona ku Noonya Ebivuganyo okulaba ebivuganyo ebikugasa mw`osobola okulonda.
  3. Wekebejje ebivuganyo - Teweerabira okwekebejja byonna bye weetaaga okumanya ku muguziwo omuli omutendera waatuuse mu kukakasa ebimukwatako, omuwendo gw`obusuubuzi bwakoze ne buggwa obulungi, n`abakozesa abalala kye bamwogerako nga tonneyongerayo.
  4. Start the trade - If you find a reputable buyer, click Sell. to review the terms and conditions set by the buyer. If you agree, enter the amount of %1s you’re willing to trade and click Sell Now. This then brings you to a live trade chat and temporarily transfers your %1s to our secure escrow.
  5. Ggusa obusuubuzi: Ng`omaze okusasulwa, n`omuguzi n`amaliriza obusuubuzi bwe, osobola okuta USDC okuva mu nsibo okudda mu waleti ye. Era ojja kusobola okuwanula alisiiti y`olukale bw`oba oyagala okutereka ebiwandiiko by`obusuubuzi buno.
  6. Leka obubaka - Teweerabira kutubuulirako engeri gy`osanzemu gw`osuubulagana naye oluvannyuma lw`okumaliriza obulungi obugulanyi.

Kebera We Tuweera Obuyambi okumanya ebisingawo ku ngeri gy`oyinza okutunda https://paxful.com/lg/list-crypto-buy-sell-ad mbagirawo. Era osobola okutondawo ekivuganyo bw`oba oyagala okwegerekera obukalu bwo oba ebiragiro mu busuubuzi. Togaana kutuukirira bayambi baffe bw`oba olina ekibuuzo kyonna. Tukwagaliza obusuubuzi obw'essanyu!