pulogulaamu y`abanywanyi ba paxful

Pulogulaamu y`Abanywanyi ba Paxful

Weza Abantu Ofune Bitcoin

Ekigendererwa kya Paxful kwe kuleetawo eddembe mu byenfuna eri bonna, era Puloogulaamu y`Abanywanyi lye kkubo ly`okukutuusa ku kino. Twegatteko, yanjulira abantu abakwetoolodde ebikwata ku ssente z`oku mutimbagano, era oyingize BTC ezibalirirwamu USD 2000 oba n`okusingawo okuyita mu mikwano gyo.

Zuukuza Obuyiiya Obuli Munda Mu Ggwe

Okuleeta abantu ku Paxful kyangu ate era kinyuma. Kebera obusiimo bw`osobola okufuna ng`oyambako okutuusa ssente z`oku mutimbagano mu kitundu kyo:

pulogulaamu y`abanywanyi ba paxful
OMUNYWANYI
Leetayo abakozesa 7 abapya
pulogulaamu y`abanywanyi ba paxful
MUBAKA
Leetayo abakozesa 20 abapya
pulogulaamu y`abanywanyi ba paxful
MUNNAFFE
Leetayo abakozesa 100 abapya
Yingiza USD 5 mu BTC ku Buli Gw`osemba
Okuyambibwa Okutalinda
Akabonero ku Bikukwatako
Eby`okugaba Ebya Buli Kiseera
Ebivuganyo Ebirangiddwa Ebiragibwa
Yongeza Abakugoberera ku Migattabantu
Ebyamaguzi Ebiriko Akabonero ka Paxful
Maneja Ateereddwawo Okukwasaganya Akaawunti yo
Sooka Ogezese Obubonero Obupya & Ebyamaguzi
Yingiza BTC ezibalirirwamu USD 150 Buli Mwezi

Nfuuka Ntya Omunywanyi?

Waayo okusaba, tujja kukwekenneenya, era buli kimu bwe kiba kirungi, tukuyingize!

pulogulaamu y`abanywanyi ba paxful

Beera Kitundu ku Famire

Abanywanyi baffe bava mu nsi yonna ate mu biti byonna.

Kwatagana Naffe ku Twiter ne Instagram!