Twala Paxful mu kifo kyonna ng`okozesa app yaffe eya mobile

Sindika, funa, era osuubule Bitcoin yonna gy`ogenda ng`okozesa app ya Paxful eya mobile waleti. Fuga BTC yo mu bujjuvu era ogoberere obusuubuzi bwo mu budde bwennyini.

Sikaana kkoodi ya QR oba wanula okuva mu tterekero lya app:

content-illustration content-illustration
content-illustration

Obubonero

  • Sindika era ofuna Bitcoin mu waleti yo eya ssente z`oku mutimbagano ey`obwannanyini
  • Londoola obusuubuzi bwo obuggule ku Paxful osobole okumanya obugulanyi bwo obukyasembyeyo bwe buyimiridde nga bw`ogula n`okutunda Bitcoin
  • Ebikwata ku Waleti yo eya Paxful bifuule bya bwannannyini kisobozese abantu b`ogulana nabo okumanya nti ye ggwe
  • Tereka mu ngeri eyeesigika Bitcoin zo z`ofuna mu bugubi era okebere z`osigazizzaawo mu budde-bwennyini
  • Gabana endagiriro yo eya waleti ya Bitcoin oba koodi ya QR n`abasuubuzi abalala wamu n`emikwano
  • Zza buggya okumanya kwo ku miwendo gy`okukyusa Bitcoin mu ssente eza bulijjo mu ngeri ekwanguyira
  • Funa obubaka obusindikibwa ku masimu ku bugulanyi bwo n`emiganyulo
  • Tosobodde kufuna Google Play? Nyiga wano okumanya butya bw`osobola