Okukwatagana

Ekisinga obukulu ky`olina okujjukira kwe kukwatagana, twagala okukakasa nti oba mumativu ku mulimu gw`oli mu kusaba, era mu ngeri y`emu, kirungi okwesalirawo oba ng`oli mu kifo ekituufu oba nedda.

1

Waayo okusaba

Ekisinga obukulu ky`olina okujjukira kwe kukwatagana, twagala okukakasa nti oba mumativu ku mulimu gw`oli mu kusaba, era mu ngeri y`emu, kirungi okwesalirawo oba ng`oli mu kifo ekituufu oba nedda.

2

Ka tunyumyemu

Tujja kukukubira. Guno gwe mukisa gwo okutulaga ky`omanyi ne ky`oyagala

3

Okubuuzibwa okusookerwako

Tubuulireko engeri obumanyi n`obusobozi bwo gye bigenda okwongera ku kigendererwa kya kkampuni ekikulu.

4

Okugezesa obusobozi bw`omulimu

Ke kadde otulage ky`osobola okukola

5

Okubuuzibwa okw`okubiri

Ojja kusisinkana banno n`abakulembeze okumaliriza ebisigaddeyo

6

Omulimu n`endagaano

Tukwanirizza mu famire ya Paxful!

7