Gula era Otunde Bitcoin (BTC) mu Nigeria

Kugira ssente obutakosebwa Naira esereba era otaase ekika kya ssente zo mu Bitcoin. Gula Bitcoin ng`okozesa engeri y`okusasula yonna omuli Amazon Gift Card, iTunes Gift Card n`Okuyita mu Bbanka!

Bitcoin asoba mu 1000 amaze okutundibwa mu Nigeria!

Laba essomo lyaffe ku ngeri ennyangu ey`okugulamu Bitcoin

Weeyongere okusoma

Gula Bitcoin kati

Gula Bitcoin ne

  • Okuyisa mu Bbanka
  • MTN Mobile Money
  • Chipper Cash
  • Perfect Money
    Mbagirawo—ID eyinza okwetaagibwa
  • Okuteeka Ssente z`omu Mpeke mu Bbanka
    Mbagirawo—Ebbeeyi esinga obulungi

1. Londako engeri ey`okusasula okuva ku luuyi lwa kkono

1. Londako engeri ey`okusasula okuva waggulu

Londa okuva mu ngeri z`okusasula ezisinga mu Nigeria. Oba noonya engeri endala yonna okuva mu birondebwako ebiri wansi w`ensasula ezisinga.

2. Yingizaamu omuwendo gwo

2,000,000+
Waleti za Paxful
6,000,000+
Ba kasitooma abasanyufu
12,000+
Ebivuganyo ebyesigika

Osobola okugula Bitcoin mu ngeri nnyingi

Paxful kye ki?

Paxful ke katale ka Muntu ku Muntu aka Bitcoin akatabaganya abaguzi n`abatunzi. Londako bulonzi engeri gy`oyagala okusasula olwo oteekemu obungi bwa Bitcoin bwe weetaaga.

Ekigendererwa kyaffe kwe kuwa abakozi enteekateeka ennyangu, ey`obwenkanya ate eyeesigika kwe basuubulira ne baganyulwa mu ntuuyo zaabwe. Ebiseera ebisinga obuzibu bwaffe obunene bwetooloolera ku ssente, okuzifuna n`okuzitambuza. Twewaddeyo okusumulula amaanyi g`abantu nga tuzimba enteekateeka y`okusasula ebikozesebwa eya muntu ku muntu mu nsi yonna ey`ebiseera eby`omu maaso. Paxful ye PayPal + Uber era ye Wall Street y`abantu.

Nsobola okutunda Bitcoin ku Paxful?

Yambako Abanayigeria okufuna Bitcoin era osobola n`okufuna amagoba MANGI okutuusiza ddala ku60% buli kitundibwa Tandika okutunda ng`okozesa bbanka akaawunti yo eya Nigeria kati, laba okuluŋŋamya kwaffe okw`obwereere. Paxful efuna ebaguzi ba Bitcoin okuva e Nigeria abasukka mu 1000 buli lunaku.

Ggulawo akaawunti otandike okutunda

Funa Ennyingiza Etatuuyanya

Olina abantu bangi b`omanyi e Nigeria abaagala okugula Bitcoin? Ng`oyita mu Kiyosiki ya Bitcoin ne Puloogulaamu y`Okwegatta osobola okuyingiza 2% ku buli busuubuzi ebbanga lyonna ng`ogabanye bugabanyi linki. Tandika kati.

Lwaki Bitcoin?

Bitcoin kya bugagga kya digito ate nga ngeri ya kusasula. Paxful ekifuula kyangu okukyusa kaadi zo ez`ekirabo okuzifuula Bitcoin ate ne Bitcoin okuzizza mu kaadi z`ekirabo. Bitcoin efuuse ekyobugagga eky`ettunzi mu nsi yaffe eya digito.Oyinza okukirowoozaako nga zzaabu w`oku mutimbagano. Nga zzaabu bwabeera, n`omuwendo gwa Bitcoin nagwo guzze gukyukakyuka era gusuubirwa okugenda nga gutereera, naddala mu biseera nga ebyenfuna binafu.

Ng`omaze okufuna Bitcoin osobola okukola buli ky`oyagala. Osobola okugisibira mu waleti yo eya Paxful, okugitunda mu Dollar za US oba ekika kya ssente ekirala. Era osobola okusindika Bitcoin yo mu waleti ya Bitcoin endala yonna.

Wa w`ofulumiza Bitcoin?

Okulaba olukalala oluwanvu olw`abasuubuzi abakkiriza Bitcoin genda ku https://spendabit.co/merchants

Fulumya Bitcoin ng`okwagala kwo bwe kuli

Bitcoin mu mawulire

Akatale aka Bitcoin akapya amakanda kagasimbye mu Nigeria
http://www.itwebafrica.com/home-page/e-commerce/700-nigeria/237389-new-bitcoin-marketplace-focuses-on-nigeria

Okugula n`okutunda Bitcoin kifuuse kyangu ne Paxful
http://www.newsbtc.com/2016/09/21/buying-and-selling-bitcoins-made-easy-by-paxful/

Biizinensi ennene ezikkiriza Bitcoin