Gula era Otunde Bitcoin (BTC) mu China

Siga ensimbi mu Bitcoin mu ngeri ennyangu ate eyeesigika. Paxful kye kifo ekisinga okugula, okutunda n`okusindika Bitcoin ng`okozesa enkola z`okusasulira Bitcoin ezisoba mu 300 omuli okuziyisa mu bbanka ne WeChat Pay!

Weeyongere okusoma

Gula Bitcoin kati

Kyusa odde mu Luchaina (简体中文(SC))

Gula Bitcoin ne

  • Okuyisa mu Bbanka
  • WeChat Pay
    Ebbeeyi esinga obulungi—ID eyinza okwetaagibwa
  • PayPal
    Mbagirawo—ID yeetaagibwa
  • Payoneer
    Mbagirawo—ID eyinza okwetaagibwa
  • Litecoin LTC

1. Londako engeri ey`okusasula okuva ku luuyi lwa kkono

Londa okuva mu ngeri z`okusasula ezisinga mu China. Oba zuula engeri endala yonna ey`okusasula okuva mu zirondeddwako ezisinga eziri wansi wano.

2. Wandiikamu omuwendo ogw`okufulumya

2,000,000+
Waleti za Paxful
6,000,000+
Ba kasitooma abasanyufu
12,000+
Ebivuganyo ebyesigika

Osobola okugula Bitcoin mu ngeri nnyingi

Paxful kye ki?

Paxful katale ka Bitcoin aka muntu ku muntu akayunga abaguzi n`abatunzi. Londako bulonzi engeri gy`oyagala okusasula era owandiikemu omuwendo gwa Bitcoins gwe weetaaga.

Obutume bwaffe kwe kuwa abakozi ekibanja ekyangu, eky`obwenkanya ate ekyesigika kwe basuubulira ne baganyulwa mu ntuuyo zaabwe. Ebiseera ebisinga obuzibu bwaffe obunene bwetooloolera ku ssente, okuzifuna n`okuzitambuza. Twewaddeyo okusumulula amaanyi g`abantu nga tuzimba ekibanja ky`okusasulira ebikozesebwa ekya muntu ku muntu mu nsi yonna eky`ebiseera eby`omu maaso. Paxful ye PayPal + Uber era ye Wall Street y`abantu.

Nsobola okutunda Bitcoin ku Paxful?

Yambako Abachina okufuna Bitcoin era osobola okufuna amagoba MANGI okutuusiza ddala ku 60% ku buli butunzi.Tandika okutunda ne akaawunti zo eza WeChat Pay oba akaawunti ya bbanka eya China kati! Laba okulambika kwaffe okw`obwereere. Paxful efuna abaguzi ba Bitcoin abasoba mu 1000 buli lunaku.

Ggulawo akaawunti otandike okutunda

Funa Ennyingiza Etatuuyanya

Olina abantu bangi b`omanyi mu China abaagala okugula Bitcoin? Ng`oyita mu Kiyosiki ya Bitcoin ne puloogulaamu y`Okwegatta osobola okuyingiza 2% ku buli busuubuzi ebbanga lyonna ng`ogabanye bugabanyi linki.Tandika kati

Lwaki Bitcoin?

Bitcoin kya bugagga eky`oku mutimbagano ate nga ngeri ya kusasula. Paxful ekifuula kyangu okugula n`okutunda Bitcoin ng`okozesa WeChat Pay, okusasulira mu bbanka ne kaadi zo ez`ebirabo. Bitcoin efuuse eky`obugagga eky`ettunzi mu nsi yaffe ey`oku mutimbagano. Oyinza okukirowoozaako nga zzaabu w`oku mutimbagano. Nga zzaabu bwabeera, n`omuwendo gwa Bitcoin nagwo guzze gukyukakyuka era gusuubirwa okugenda nga gutereera, naddala mu biseera ng`ebyenfuna binafu.

Ng`omaze okufuna Bitcoin osobola okukola buli ky`oyagala. Osobola okugisibira mu waleti yo eya Paxful, okugitunda mu Dollar za US oba ekika kya ssente ekirala. Era osobola okusindika Bitcoin yo mu waleti ya Bitcoin endala yonna.

Wa w`ofulumiza Bitcoin?

Okulaba olukalala oluwanvu olw`abasuubuzi abakkiriza Bitcoin genda ku https://spendabit.co/merchants

Fulumya Bitcoin ng`okwagala kwo bwe kuli

Bitcoin mu mawulire



Biizinensi ennene ezikkiriza Bitcoin