Lindako nga bwe tukunoonyeza ebivuganyo ebisingira ddala.

Buy from

Sasula ne

Price per Bitcoin

Engeri y`Okugula Bitcoin ne Venmo

Bw`oba oyagala okugula Bitcoin naye nga tolina ngeri ndala ya kusindika ssente oba nga teweeraliikiridde ku byama, Venmo y`engeri y`okusasula ekutuukirako. Nyangu okukozesa — olina kuwanula buwanula app era oyunge bbanka yo ku akaawunti yo eya Venmo.

Okugula BTC ng`okozesa Venmo, weetaaga okusooka okuggulawo akaawunti ofune waleti ya Bitcoin ey`obwereere ng`onyiga ku Ggulawo akaawunti. Era ojja kwetaaga okukakasa ebikwogerako nga tonnaba kugula BTC.

Ng`omaze okuyingiramu, nyiga ku Gula Bitcoin era olondeko Venmo ng`engeri y`okusasula okusobola okusengejja ebivuganyo ebiteekuusa ku ngeri ya kusasula eno. Tuteesa nti wekebejje ebikwata ku mutunzi okusobola okupima obwesigwa bwe ng`onyiga ku linnya lye ly`akozesa okulaba ebyafaayo by`obusuubuzi n`ebimwogerwako be yasuubulaganako nabo.

Londako ekivuganyo ky`osinga okwagala era onyigeGula okulaba obukwakkulizo bw`obusuubuzi era otandike obusuubuzi. Beera mwetegefu okuteekayo ekifaananyi kye weekubye ng`okutte ID oba ekifaananyi kya sikuliini ekya akaawunti yo eya Venmo singa oba osabiddwa omutunzi. Ssente zo zikuumibwa ensibo ya Paxful ku mutendera guno nga Bitcoin y`omutunzi eteekebwa mu nsibo akaseera katono okutuusa ng`obusuubuzi buggusiddwa oba nga busaziddwamu.

Nyiga ku Lamba ng`Obusasuddwa amangu ddala ng`oweerezza ssente okuva ku akaawunti yo eya Venmo era olinde omutunzi okuweereza Bicoin yo okuva mu nsibo edde mu waleti yo eya Paxful. Era ky`ekyo! Ssente okuva ku akaawunti yo eya Venmo kati ze Bitcoin.

Bw`oba olina okuddibwamu ku katale kaffe oba ng`oyagala kuteekamu kwemulugunya, oli wa ddembe okuwuliza ttiimu yaffe ey`abayambi ba kasitooma. Tuli ku mutimbagano ekiseera kyonna, olunaku lwonna olwa wiiki okukuyamba mu nsonga zo.