Lindako nga bwe tukunoonyeza ebivuganyo ebisingira ddala.

Buy from

Sasula ne

Price per Bitcoin

Engeri y`Okugula Bitcoin ne Revolut

Revolut ekozesebwa ba kasitooma abasukka mu bukadde 2 era erina empeereza za bbanka ez`enjawulo, omuli okuweereza ssente mu nsi z`ebweru, n`ensasula za muntu-ku-muntu. Kati, osobola okukozesa Revolut okugula Bitcoin ku Paxful awatali bisale byeyongeramu. Okikola bw`oti:

Ekintu ky`olina okusooka okukola kwe kuggulawo akaawunti yo eya Paxful oba okuggulawo emu ng`onyiga ku Ggulawo akaawunti. Ng`omaze emitendera gy`okukakasa akaawunti, nyiga ku Gula Bitcoin tegeka Revolut ng`engeri yokusasula gye wettanira okusobola okulaba ebivuganyo ebisinga nga biva mu batunzi abamanyifu era emu ku ngeri y`okubifuna kwe kukebera omutunzi asinga okuddibwamu obulungi. Nyiga bunyizi ku linnya ly`omutunzi okulaba ebyafaayo by`omutunzi n`ebimwogerwako b`asuubulagana nabo.

Bw`osanga ekivuganyo ky`oyagala okuva ew`omutunzi eyeesigika, nyiga ku Gula okusobola okulaba ebyetaago byabwe mu busuubuzi. Soma obukwakkulizo bw`obusuubuzi n`obwegendereza era obugoberere bulungi nnyo. Nyiga ku ppeesa lya "Kkiriza Obukalu era Ogule Bitcoin Kati!" bw`oba oyagadde obukalu bw`ekivuganyo. Akabookisi k`okunyumizaamu okw`obuliwo kajja kweyolekera w`osobola okunyumiza n`omutunzi era omubuuze oba alina ebyetaago ebirala.

Kitwale nga kikulu nti Paxful ekozesa enkola y`ensibo okusiba BTC y`omutunzi ng`obusuubuzi butandikiddwawo — n`olwekyo ssente zo zikuumibwa bulungi.

Once you send the payment to the seller’s Revolut account, click Mark as Paid so that the seller can release the BTC from escrow. That’s it! You’ve successfully bought Bitcoin using your Revolut account.