Lindako nga bwe tukunoonyeza ebivuganyo ebisingira ddala.

Buy from

Sasula ne

Price per Bitcoin

Engeri y`okugula Bitcoin ne PayPal

PayPal gwe gumu ku muyungiro gw`okusindika ssente ku mutimbagano omukulu ennyo mu nsi ogukola ng`engeri endala mu kifo kya ceeke n`okulagiriza ssente. Gukola ng`engeri ennyangu era eyanguwa okusindika n`okufuna ssente mu nsi yonna, n`okukozesebwa mu kusasulirako akadde konna, awantu wonna.

Okugula Bitcoin ne PayPal mbagirawo kati kisoboka ku katale ka Paxful aka muntu-ku-muntu. Osobola okuzuula ebivuganyo ebiwerako ebikkiriza PayPal ng`engeri y`okusasula mu kibanja kyaffe. Bw`oba tozudde kivuganyo kigwanidde, osobola bulijjo okweteerawo ekivuganyo ekikyo ku bubwo okusikiriza abakozesa abaagala okusuubula BTC nga bakozesa PayPal.

Ku lw`obusuubuzi obwesigika, abatunzi abamu bayinza okwetaaaga emitendera egy`ennyongereza okusobola okukakasa ebyogera ku be basuubulagana nabo. Emitendera gino giyinza okukusaba okuwaayo ebiwandiiko ebimu nga kkaadi y`Endagamuntu, ebifaananyi bye weekubye, ne/oba ebifaananyi bya sikuliini. Kino kikendeeza ku bulabe bw`obukumpanya mu kusasula n`enkozesa ya akaawunti za PayPal ezitakkirizibwa, ekintu ekifuula Paxful akatale akasinga okwesigika.

Obukalu n`obukwakkulizo bw`ekivuganyo buyinza okwawukanamu katono okuva ku kivuganyo ekimu okudda ku kirala, n`olwekyo, kakasa nti osoma era okkiriziganya n`ebyetaago by`omutunzi nga tonnatandika busuubuuzi. Osobola okukozesa akabaziso kaffe aka Bitcoin ak`oku mutimbagano okumanya omuwendo gwa BTC gw`oyinza okugula mu muwendo gwa ssente z`olina mu kika kya ssente kye wettanira. Okumanya ebisingawo, era osobola okulabaviidiyo yaffe ekulambululira engeri y`okugulamu Bitcoin ku Paxful ne Paypal.

Wano ku Paxful, tuluubirira okukugondeza mu ngeri y`okuvungisa ssente zo eza PayPal okufunamu Bitcoin ng`okozesa akatale kaffe aka muntu-ku-muntu akeesigika era akangu okukozesa. Noonya ddiiru ekusingira leero.