Buy from
Sasula ne
Price per Bitcoin
Engeri y`okugula Bitcoin ku Paxful
Gula Bitcoin (BTC) ku muwendo omutono ddala nga tetufudde ku wa wosangibwa. Paxful ekolera ku nkola yensasula ya banywanyi ng'eno ekusobozesa okugula BTC ngokozesa ssente okutandikira ku USD 10. Osobola okugula butereevu ku bantu nga gwe—ewatala bbanka oba bitongole.
Ekitundu ekikyasinze? Tewali bisale singa ogula Bitcoin ku Paxful. Kino kitegeeza osobola okufuna ssente zookumutimbagano eziwerako mu ssente zo. Okwebaza kugenda eri engeri ezisasulwamu eziwera 4 eziri ku mukutu, osobola okukyusa ssente zo nozizza mu Bitcoin ngokozesa waleti zokumutimbagano oba tulansifa za bbanka. Osobola nokuwanyisa ssente zookumutimbagano endala nga Ethereum oba Bitcoin, oba nookutunda kkaadi z'ebirabo okufuna ebitundu oba okuddizibwa BTC.
Paxful ekuumibwa nobukuumi bw'ekika ekyawaggulu era elunganyizibwa mu Amerika nga bizinesi ya ssente. Akatale kakuumibwa ejje lyabekenenyi baffe era abakozesa bakakasibwa okutondawo embeera y'okusuubula eyeesigika. Ngabino byonna biteredwawo mu nfo, owumula mirembe ng'okimanyi nti ebikukwatako nessente zookumutimbagano ziri burungi naffe.
Eno y'engeri gyoyinza okutandika okugula Bitcoin ku Paxful:
- Wewandiise okufuna akaawunti ya Paxful - Tondawo era okakase akaawunti yo okufuna waleti ya Bitcoin eyobwerere ngokozesa obukuumi bwa 2FA. Okutondawo akaawunti yo kyangu era kisoboka okukolebwa mu ddakiika budakiika. Kyewetaaga kyokka y'endagiriro ya email entuufu, ennamba y'essimu, n'endagamunttu okutandika.
-
Zuula omutunzi – Nyiga Gulaokuva ku menu olwo olondeko Gula Bitcoin. Tondawo omuwendo gwoyagala okusaasanya, ekika kya ssente zooyagala okukozesa, n'engeri gyoyagala okusasuliramu ku mabbali okuzuula abatunzi bomukitundu abakwatagana n'ebyetaago byo.
Tukubiriza okusengejebwa kwa buli Ngeri y'omukozesa(Ambasada, Munne, n'abalala.) okulaga abatunzi abasinga okwesigika abayise ku muko omulala ogwongedwako ogw'okukeberwa ebyokwerinda okuva mu Paxful. - Soma ebyetaagisa – Nyiga ku Gulappeesa okulaba obukalu bw'omutunzi. Ng'osinziira ku ngeri y'okusasula, abatunzi bayinza okusaba okuwayo ekifaananyi kya sikuliini ekyassente zo okuva ku waleti yo ey'okumutimbagano, ekifaananyi ky'oluapula kwewasasulidde, oba kkopi ya lisiiti ya kkaadi y'ekirabo gyewaguze. Abaguzi abamu bayinza okukusabaokusindika ekifaananyi kyo ng'okutte endagamuntu yo eliko olw'ensonga zeebyokwerinda.
- Tandika obusuubuzi – Bwoba okkaanya n'obukalu bw'omutunzi, tondawo omuwendo gwa Bitcoin gwoyagala okugula wano olwo onyige Gula kati okutandika obusuubuzi. Kino kijja kuggulawo okuwaya obutereevu n'omutunzi nga wano ojjakufuna ebyokugoberera ebisingako ku ngeri y'okumalirizamu obusuubuzi. Okuwaya obutereevu kiyamba okukuuma obubaka bwonna era ojakuba okumibwa singa ofuna obuzibu bwonna, noolwekyo temwogerezeganya wabweru wa Paxful.
- Sasula ofune BTC yo – Singa oba otuukiriza ebyetaago era omutunzi naakuwa akabonero akakulagira okweyongerayo, sasula era onyige Sasuddebunnambiro. Mukaseera kano, BTC z'omusuubuzi zisibidwa mu nsibo okwewala gw'osuubulagana naye okufuna sssente zo ate natakuteera ssente zookumutimbagano. Omutunzi olumala okukakasa obusasuzi bwo, Bitcoin ajakuteebwa okuva mu nsibo era zitekebwe mu waleti yo eya Paxful.
Ekisigalidde kyokka kwekubaako kyoyogera eri omutunzi ku byoyiseemu nga kiwedde. Okumnya ebisingawo, osobola okulaba akatambi kaffe akoogera ku ngeri y'okugula Bitcoin ku Paxful.
Bwoba oyina ebibuuzo, osabibwa okunyiga ku peesa ly'okuwaya wansi ewasemberayo ddala mu kkoona ku muko guno okukwatagana n'akabinja kaffe aka'abakiyambi. Ffe wetuli 24/7 —nekunnaku zookuwumula!
Okugula Bitcoin ku Paxful kyangu era kyesigika, naye totwala kigambo kyaffe kulwakyo —soma ebitwogerwako okuva mu bakozesa ba Paxful abawerako okwetoolola ensi yonna.