Lindako nga bwe tukunoonyeza ebivuganyo ebisingira ddala.

Buy from

Sasula ne

Price per Bitcoin

Engeri y`Okugula Bitcoin ne Apple Pay

Okukyusa ssente z'osigazza ku Apple Pay mu Bitcoin kyangu ate kyesigika ku Paxful. Kikuumibwa ensibo, akatale kaffe aka muntu-ku-muntu kakusobozesa okusuubulagana n'enkumi z'abatunzi ba Bitcoin okwetoloola ensi, olunaku lwonna olwa wiiki, awatali kusasula bisale byeyongeramu. Osobola okugula Bitcoin ng'okozesa Apple Pay mu mitendera emitono emyangu:

Okusooka, yingira mu akaawunti yo eya Paxful oba ggulawo akaawunti bw`oba oli mupya ku kibanja.Ng`omaze okuyingiramu, nyiga Gula Bitcoin era oteekeko "Apple Pay" ng`engeri y`okusasula gye wettanira okulaga ebivuganyo ebituukana n`ebyetaago byo.

Tusoosowaze ebisooka, tukuwa amagezi okukebera ebikwata ku buli mutunzi era osome ebyogerwako abaguzi abaayita okusobola okusengejja obwesimbu bwabwe.

Bw`olaba ekivuganyo ekirungi okuva ew`omutunzi eyeesigika, nyiga Gula okusoma obukalu bw`ekivuganyo kye. Buli mutunzi alina obukwakkulizo obw`enjawulo naye abasinga bajja kukwetaagisa okusindika kkopi ya ID eya digito eyakuweebwa gavumenti n`ekifaananyi ky`oku lutimbe ekiraga nti ssente zennyini zimaze okuteekebwa ku Apple Pay.

Bwe weesanga ng`okkiriziganya n`obukalu, koona ku Kkiriza Obukalu era Ogule Bitcoins Kati! okutandika okunyumya okw`obuliwo n`omutunzi. Sasula ng`omutunzi akugambye okikole era nyiga mangu Lamba nti Zisasuddwa ng`omaze okuweereza ssente okuva mu akaawunti yo eya Apple Pay. Omutunzi bw`akakasa obugulanyi, ajja kuweereza BTC mu Waleti yo eya Paxful eya Bitcoin.

Ozifunye, oguze BTC ng`okozesa Apple Pay! Kati osobola okugikozesa okusasulira obuweereza, okutumya ebyamaguzi, oba okugikozesa olw`okuteebereza. Bw`oba n`ebibuuzo, okuddibwamu, oba okwemulugunya ku kibanja kyaffe, nyiga ku Tuwulize okukwatagana ne ttiimu yaffe ey`abayambi ba kasitooma abeewaddeyo.