Kiyosiki ya Paxful

Ensimbi zaffe ezikkirizibwa empitirivu ezirindiridde okutumbula ebikolebwa bya digito

Paxful ke katale ka muntu-ku-untu aka Bitcoin akakyasinze okutuusa abantu mu kwesiima mu by`ensimbi mu nsi yonna. Kiyosiki zaffe zituusa empeereza etakugirwa mu kuwaanyisa ssente za digito okusobozesa ba kasitooma okussa Bitcoin ku akaawunti zaabwe. Kirimu ki? Ofuna omugabo ku buli buguzi bwonna obukolebwa bakasitooma abapya b`oleeta mu Paxful, ebbanga lyonna.

Emitendera 3 gyokka emyangu

  • 1. Tandika kiyosiki yo eya Bitcoin ku mutimbagano

  • 2. Kateeke ku kibanja kyo oba omukutu

  • 3. Kugaanya ebisale bya 2% ebya kyeyagalire ku buli lutunda

Tandika Kiyosiki yo eya Paxful okuyimusa bizinensi yo leero!

Bwe weewandiisa kitegeeza okkirizazigannyiza n`Obukalu Bw`empeereza ya Paxful,Obukalu Obwekuusa ku Mpeerezan` Ekimanyiso kya twekisize

Kikozesebwa amannya agasinga obugundiivu mu ssente z`okumutimbagano

Olw`obuyiiya bwaffe kyanguwa era kyangu okuteekako abakozesa abapya n`okubatandisa Bitcoin. Amannya agamu amagundiivu mu bizinensi gakozesa kiyosiki era naawe kisaanidde okole otyo!

Bitmart

Enkolagana yaffe ne Bitmart kati etusobuzesa okugula n`okutunda ssente z`oku mutimbagano ng`okozesa Akaduuka ka Bitcoin za Paxful.

By`ofuna mu kukozesa kiyosiki ya Bitcoin ya Paxful

By`ofuna mu kukozesa kiyosiki ya Bitcoin ya Paxful

Eyanguwa okuggulawo era nnyangu okukozesa

Osobola okutegeka kiyosiki yo n`emiwendo gyomaze okusalawo, engeri z`okusasula, n`ebirala wamu n`okukanyiriza mu ngeri ez`enjawulo nga langi n`enfaanana.

Teri kuferebwa

Ng`omusuubuzi tolina buzibu bwa kuferebwa kubanga okusasula kwa bakasitooma bo kukolebwa mu katale kaffe aka p2p.

Okuyambako abayiiya

Tulina ebintu bye tulongoosezzaamu bye twekoledde ku byuma by`emitimbagano n`ebibanja. Funa ebisingawo mu ebiwandiiko by`abayiiya.

Engeri z`okusasula ezisukka mu 300

Ba kasitooma bo basobola okukozesa emu ku ngeri zaffe ez`okusasula ezisoba mu 350 okuteeka ku akaawunti zaabwe eza Bitcoin nga tewali kuferebwa.

Okukuyisizaamu mu bwangu

Oli muntu eyeekwatiramu? Tukitegeera. Era ebibyo biwedde! Wammanga y`engeri gye twateekawo ekuyitiramu ng`oyogeraganya naffe enaakuyamba okutegeerea bwekikola. Kino kijja kwanguyiza mukaseera katono.

Kirabire mu by`okukola
Okukuyisizaamu mu bwangu Okukuyisizaamu mu bwangu
Okukuyisizaamu mu bwangu Okukuyisizaamu mu bwangu

Engeri z'okukyusa ssente eza bulijjo ezisoba mu 300 eziriwo

Ba kasitooma basobola okukozesa emu ku nkola z`okusasula e 350+ ze tukkiriza. Bitcoin bagiteera ddala ku akaawunti w`owaanyisiza oba ekibanja.

Okusindika Okuyita mu Bbanka

Paxful ekozesa emiyungiro gya bbanka egy'ensi yonna. Eziyisibwa mu bbanka.

Waleti z'oku mutimbagano

Abakozesabo basobola okusasulira Bitcoin yaabwe nga bakozesa enkola za digito waleti ezimanyiddwa.

Kaadi z`Ekirabo

Enkola emanyikiddwa, eyanguwa era enyangu okusasulira abakozesa mu nsi yonna , okusobola okufuna Bitcoin.

Okuasula ne ssente z'omu mpeke

Kkiriza okuteekako ssente ez'ensi yo okwa buliwo mu nsi yonna okuyita mu nkola ya Paxful eya muntu ku muntu eyeyongera okukula buli kadde. Ekolera nno abatakozesa bbanka.

Debit/Credit kaadi

Engeri ennyangu, eyesigika era etatawaanya okugula Bitcoin ku mutimbagano.

Ebika bya ssente za Digital

Abakozesa basobola mu bwangu okukyusa sitooko ya ssente z`okumutimbagano endala ne bafuna Bitcoin.

Ebibuuzo Ebibuuzibwa Emirundi emingi

Tekinnategeerekeka? Bino wammanga bye bimu ku bibuuzo ebyabuuzibwa abakozesa Kiyosiki abaakusooka, wamu ne bye twabaanukula, ebinaakuyamba okukutangaaliza buli kimu.

Yee. Kiyosiki yo eya Paxful kye ky`okuddamu kyo. Bw`oteeka kiyosiki yaffe w`owaanyisiza, obeera oyanguyiza ba kasitooma mu bye bakola.

Ggulawo akaawunti ku Paxful.com, oluvanyuma ojjuze foomu ya KYC ey`ekitongole.

Bitcoin w`omuguzi wo asobola okusindikibwa mu tterekero lya waleti yo, oba ku ndagiriro ya waleti yaabwe ey`enjawulo eri ku kibanja kyo.

Yee. Osobola okukyusa langi era n`ogiteekamu enfaanana eyiyo gy`oyagala.

Kiyosiki ekusobozesa okufuna ebika by`a ssente byonna ebiwagirwa Paxful n`ebika by`okusasula.

Yee, osobola okutegeka Kiyosiki n`ebivuganyo byo byennyini.

Obuzibu bw`okufera buvunaanyizibwa bwa batunzi ku kibanja kya Paxful. Singa Bitcoin y`omuguzi wo ekuweerezebwa, olwo tewaba buzibu bwa kuferebwa eri biizinensi yo.

Tulina abakozi abatendeke bangi abali eyo mu 100. Bakubiriza era ne bagonjoola okwemulugunya 24/7.

Enkola nyangu ya mitendera 3 era mu ddakiika ntono osobola okuba ng`okamaze era nga kakola.

Kyesigika kyekimu ng`okukola obugulanyi ku Paxful.

Ddaasiboodi ya Kiyosiki ku akaawunti yo eya Paxful ejja kukuwa obubaka bwonna n`ebibalo bya kiyosiki yo n`engeri gy`eyingizaamu ensimbi.

Ensimbi z`oyingiza zikusasulwa mu Bitcoin oluvannyuma lwa buli buguzi, era ne ziteekebwa butereevu mu waleti yo eya Paxful

Nedda, bakasitoma bo tebajja kwabulira kibanja kyo. Basobola okugula Bitcoin waabwe okuva ku kibanja kyo.

Tulina omuyungo gwa KYC ogukoleddwa nga kutuukira ku software w`abalala owa Jumio. Abakozesa ba KYC beetaaga ID, akafaananyi ke weekubye, ne POA. Waliwo entegeka esengekeddwa okusinziira ku bungi n`ebifo eby`eetaaga abakozesa ku KYC.

Ba kasitooma bo bajja kuba kulondako ku ngeri z`okusasula ezisukka mu 300 ezikkirizibwa ku Paxful. Twongerako ensasula empya buli kiseera.

Engeri z`okusasula ezisinga okukozesebwa mulimu okuyisa mu bbanka, Paypal, SEPA, Credit Kaadi, Western Union, Alipay ne Vanilla Kaadi.

Kiyosiki ya kukozeseza ku bibanja byo, blogs, emikutu gya YouTube n`ebirala.

Yee, tusobola okukolagana ne bakitunzi baffe okunoonya engeri endala ez`okumanyisa enkolagana yaffe.

Kiyosiki ekuweereza ba kasitooma bonna mu nsi yonna abatali mu nsi za OFAC, nga ekibanja kyaffe ekikulu bwe kikola. Tulina abakozesa abagundiivu mu buli nsi ey`amaanyi n`essente z`amawanga.

Ebibuuzo Ebibuuzibwa Emirundi emingi Ebibuuzo Ebibuuzibwa Emirundi emingi
Weetegekedde Kiyosiki yo eya Bitcoin? Weetegekedde Kiyosiki yo eya Bitcoin?

Weetegekedde Kiyosiki yo eya Bitcoin?

Okutandikawo Kiyosiki ya Paxful Bitcoin kyanguwa era kyangu. Ggulawo bugguzi akaawunti, kiyosiki yo gituume erinnya, olwo olinde buwanguzi. Tandika kati!

Ggulawo akaawunti