Funa waleti yo eya Bitcoin ey`obwereere, eyeesigika

Engeri ennyangu era eyeesigika okugula, okutunda, okusindika n`okutereka Bitcoin yo.

Funa waleti yo eya Bitcoin ey`obweerere

Funa waleti yo eya Bitcoin ey`obwereere, eyeesigika

Ebirala ebisingawo

Walleti ya Bitcoin eyeesigika

Abantu abasukka mu bukadde 3 bakozesseza waleti ya Paxful okusindika wamu n`okufuna BTC 40,000 n`okusingawo. Ebyokwerinda byayo bigifuula emu ku waleti ezeesigika mu nsi -kitegeeza nti ebyokwerinda n`obwangu ze mpagi kwe kutambulira.

Waleti ya Paxful ekola, yeesigika era nnyangu okukozesa ku byuma byo byonna. Osobola okuddukanya ssente zo era n`oyongerako ng`oyita mu katale ka muntu-ku-muntu, era sindika oba ofune Bitcoin mu ngeri ennyangu.

0% Tewali nsimbi za kasiimo
6,000,000 US$ Ba kasitooma abasanyufu
+2,000,000 US$ Waleti za Paxful

Emiganyulo

Tonneekakasa? Tukitegeera. Wammanga ze zimu ku nsonga lwaki weetaga okufuna waleti ya Paxful.

Obukuumi

Ku Paxful, tutwala obukuumi bwa ssente zo nga kintu kikulu nnyo. Ebyetaago byaffe mu kukakasibwa ne ppaasiwaadi bikakasa nti gwe wekka asobola okutuuka ku ssente zo.

Okukyusakyusa

Nyumirwa eddembe ly`okweroboza ku ngeri ezisukka mu 300 z`oyinza okuguliramu oba okutundamu Bitcoin. Akatale kaffe aka muntu-ku-muntu kakugatta bulungi n`abantu abaddala nga ggwe mu ngeri eyeesigika ate ey`ekyama.

Ebbeetu

Funa ssente zo nga ziri mu mikono mituufu wonna w`oli, akaseera konna. Twebaza amaanyi g`omutimbagano, tojja kufiirwa ssente zo ne bw`onaaba obuliddwako ekyuma kyo.

Abakozesa baffe batwagala!

Laba abantu bye batwogerako.

Nga bwe kirabiddwa ku...

Funa walleti yo eya Paxful Bitcoin ey`obweerere kati!

Kola obugulanyi mbagirawo, era ogule Bitcoin nga toteganye leero!

il Weewandise ofune walleti yo ey`obweerere